BudduSsaza_Pookino(@BudduPookino) 's Twitter Profileg
BudduSsaza_Pookino

@BudduPookino

Essaza Buddu lisangibwa mu bukiikakkon_ggwanjuba (NorthWest) bw'ennyanja Nnalubaale mu masekkati ga Uganda. Litwalibwa omwami walyo Pookino Jude Muleke

ID:1638481128481751044

calendar_today22-03-2023 10:03:06

412 Tweets

1,1K Followers

33 Following

BudduSsaza_Pookino(@BudduPookino) 's Twitter Profile Photo

Emisinde jakubaawo nga 31/5 . Tuzimbe ekisaawe kye Essaza Buddu. Uganda Marathon Mbaziira Tonny CBS FM UG . Mujje kumbuga ya Pookino mufune emijoozi ku nnusu emitwalo ebiri . (20,000). Buganda Kingdom

account_circle
BudduSsaza_Pookino(@BudduPookino) 's Twitter Profile Photo

Essaza Buddu wamu n'abanywanyi aba Uganda Marathon nga beegattiddwako emikwano okuva e UK tukuyita okutwegattako mu misinde egigendererwa okusonda ensimbi okutandika omulimu gw'okukola ekisaawe eky'essaza Buddu
Jangu ogule akajoozi ku mbuga ya Pookino owagire omulimu guno.

Essaza Buddu wamu n'abanywanyi aba @UgandaMarathon nga beegattiddwako emikwano okuva e UK tukuyita okutwegattako mu misinde egigendererwa okusonda ensimbi okutandika omulimu gw'okukola ekisaawe eky'essaza Buddu Jangu ogule akajoozi ku mbuga ya Pookino owagire omulimu guno.
account_circle
Charles Peter Mayiga(@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Enkya ya leero nsisinkanye Abaami ab'Amasaza n'abamyuka baabwe abaggya.

Mbakulisa olw'obukulu obwabaweereddwa, kyokka mbajjukiza nti buno buvunanyizibwa era tubasuubira okutambuliza emirimu gya Bbaffe ku nsonga Ssemasonga ettaano wamu n'ennyingo z'enkola ey'omulembe omuggya

Enkya ya leero nsisinkanye Abaami ab'Amasaza n'abamyuka baabwe abaggya. Mbakulisa olw'obukulu obwabaweereddwa, kyokka mbajjukiza nti buno buvunanyizibwa era tubasuubira okutambuliza emirimu gya Bbaffe ku nsonga Ssemasonga ettaano wamu n'ennyingo z'enkola ey'omulembe omuggya
account_circle
BudduSsaza_Pookino(@BudduPookino) 's Twitter Profile Photo

Muyonje ebifo wemukolera Charles Peter Mayiga nga aggulawo ennyumba Buddukiro yakubiriza abantu mukibuga Kya Ssabasajja okuyonja nga mwebakolera newebawangaalira.

account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye abaami baamasaza abaggya n'abamyuka baabwe n'abasibirira entanda ey'okutambuliza obuweereza bwabwe mu Nnamutaayiika w'obwakabaka omuva ensonga Ssemasonga ettaano ezirambika obuweereza bwabwe.

Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu n'ensonga za Buganda

Katikkiro @cpmayiga asisinkanye abaami baamasaza abaggya n'abamyuka baabwe n'abasibirira entanda ey'okutambuliza obuweereza bwabwe mu Nnamutaayiika w'obwakabaka omuva ensonga Ssemasonga ettaano ezirambika obuweereza bwabwe. Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu n'ensonga za Buganda
account_circle
Ministry of Local Government_Buganda(@LocalGovt_Bug) 's Twitter Profile Photo

Abaami ab'Amasaza n'abamyuka baabwe abaggya Kabaka be yasiimye okumukulembererako abakiise Embuga olwaleero okulambikibwa ku nkola y'emirimu

Basisinkanye Katikkiro Charles Peter Mayiga ababuzizaako oluvannyuma ne bagenda mu lukiiko olukubiriziddwa Oweek. Joseph Kawuki

Abaami ab'Amasaza n'abamyuka baabwe abaggya Kabaka be yasiimye okumukulembererako abakiise Embuga olwaleero okulambikibwa ku nkola y'emirimu Basisinkanye Katikkiro Charles Peter Mayiga ababuzizaako oluvannyuma ne bagenda mu lukiiko olukubiriziddwa Oweek. Joseph Kawuki #EssazaLyo
account_circle
BudduSsaza_Pookino(@BudduPookino) 's Twitter Profile Photo

Pookino Jude Muleke aguddewo olukiiko olutongoza enteekateeka ey'okubangula abantu abaliko obulemu abawangaala n'akawuka akaleeta Mukenenya abatawanyizibwa obulwadde bwakafuba (TB) okweggyamu okwetya basobole okufuna obuweereza obukwata kukuzaala n'eddembe lyabwe. ADPHA _ UGANDA

Pookino Jude Muleke aguddewo olukiiko olutongoza enteekateeka ey'okubangula abantu abaliko obulemu abawangaala n'akawuka akaleeta Mukenenya abatawanyizibwa obulwadde bwakafuba (TB) okweggyamu okwetya basobole okufuna obuweereza obukwata kukuzaala n'eddembe lyabwe. @adphauganda
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Tubakubiriza okwewala obulwadde bw'amaaso obwabalukawo mu Ggwanga gyebuvuddeko.

Obulwadde buno busaasanyizibwa okuva ku muntu omu okudda ku mulala, n'olwekyo tusaana okubeera abeegendereza ate n'abalina obulwadde mukubirizibwa okugenda mu ddwaaliro okufuna

#OKULABULA Tubakubiriza okwewala obulwadde bw'amaaso obwabalukawo mu Ggwanga gyebuvuddeko. Obulwadde buno busaasanyizibwa okuva ku muntu omu okudda ku mulala, n'olwekyo tusaana okubeera abeegendereza ate n'abalina obulwadde mukubirizibwa okugenda mu ddwaaliro okufuna
account_circle
Buganda Kingdom(@BugandaOfficial) 's Twitter Profile Photo

Abaami b'Amasaza, Pookino Jude Muleke-Buddu, Kaggo Hajji Ahmed Magandanzi-Kyaddondo, Ssebwana Charles Kiberu Kisiriiza-Busiro, Beene yasiimye bongere mu maaso n'obuweereza bwabwe nga bamulamulirako Amasaza ge.

Ssekamatte Julius(@SsekamateJulius) 's Twitter Profile Photo

Njozayoza nyo Abaami b'Amasaza okuli Owekitiibwa Jude Muleke BudduSsaza_Pookino n'Owekitiibwa Gertrude Nakalanzi Ssebuggwawo owe Ssaza Kooki olw'okukola obutebalira Beene nabongera Obwami. Tusaba kumulundi guno twongera okunyikiza obuwereza mu Bantu nadala abaliko obulemu abalekeredwa

Njozayoza nyo Abaami b'Amasaza okuli Owekitiibwa Jude Muleke @BudduPookino n'Owekitiibwa Gertrude Nakalanzi Ssebuggwawo owe Ssaza Kooki olw'okukola obutebalira Beene nabongera Obwami. Tusaba kumulundi guno twongera okunyikiza obuwereza mu Bantu nadala abaliko obulemu abalekeredwa
account_circle
Muganga Douglas(@mugangakatosi) 's Twitter Profile Photo

Ayi Ssabasajja ,
Webale okusiima notuwa Mw. Jude Muleke kubwa BudduSsaza_Pookino.
Amyuukibwa , Sserwanja Mukasa, Ssesaazi Kkaalongo.
Akulembedemu omulamwa gwa 'bulungi bwansi' ngabwewalagira. Era ffe banna Kyotera tuli munteekateeka okunyweeza omulamwa ogwo.
Wangaala Kabaka waffe!

Ayi Ssabasajja , Webale okusiima notuwa Mw. Jude Muleke kubwa @BudduPookino. Amyuukibwa , Sserwanja Mukasa, Ssesaazi Kkaalongo. Akulembedemu omulamwa gwa 'bulungi bwansi' ngabwewalagira. Era ffe banna Kyotera tuli munteekateeka okunyweeza omulamwa ogwo. Wangaala Kabaka waffe!
account_circle
BudduSsaza_Pookino(@BudduPookino) 's Twitter Profile Photo

Jude Muleke Pookino Beene asiimye asigale nga akyamukulembererako essaza Buddu. Yeyanzizza Ssabajja olw'okusiima naddamu n'amuwa obuvunanyizibwa buno era wakuwereeza abantu ba Nnamunswa mubwesimbu. Awangaale Nnyini Nsi. 🙏

Abawanguzi mu mpaka z'eggaali mu Masaza bakwasiddwa ebirabo eby'enjawulo.
Amasaza Buddu, Bulemeezi ne Bugerere ge gasinze ku amalala.
Abakyala babadde 15
Nakato (Kyadondo) - 1st
Miria (Buddu) - 2nd
Florence (Buddu) - 3rd
Alexander (12 years Buddu) - 4th Buganda Kingdom

Abawanguzi mu mpaka z'eggaali mu Masaza bakwasiddwa ebirabo eby'enjawulo. Amasaza Buddu, Bulemeezi ne Bugerere ge gasinze ku amalala. Abakyala babadde 15 Nakato (Kyadondo) - 1st Miria (Buddu) - 2nd Florence (Buddu) - 3rd Alexander (12 years Buddu) - 4th @BugandaOfficial
account_circle
BudduSsaza_Pookino(@BudduPookino) 's Twitter Profile Photo

Eddwaliro ly'obwakaba erizimbibwa e Mukungwe werituuse. Mukutongoza ennyumba Buddukiro Owek. Mathias Mpuuga Abed Bwanika basuubiza okukola oluguudo olugendayo tulinze okulaba nga bituukirira

account_circle
BudduSsaza_Pookino(@BudduPookino) 's Twitter Profile Photo

Ku mukolo gw'okusimbula emotoka z'empaka wano mu kibuga Masaka Pookino y'abadde omugenyi omukulu, asimbudde omuvuzi Ponsiano Lwakataka. Pookino abadde wamu n'Omubaka wa Kyotera - John Paul Mpalanyi. Empaka z'akubaawo enkya ku E-Villas e Kalisizo.

Ekyoto kigenda mu maaso ku Mbuga ya Mutuba VI Katwe -Buddu, era wano Pookino y'abadde omusomesa Omukulu. Waliwo Abantu abenjawulo saako n'abayizi okuva mu masomero agenjawulo.

Ekyoto kigenda mu maaso ku Mbuga ya Mutuba VI Katwe -Buddu, era wano Pookino y'abadde omusomesa Omukulu. Waliwo Abantu abenjawulo saako n'abayizi okuva mu masomero agenjawulo.
account_circle