Minisita omubeezi ow’ebyokwerinda, Jacob Oboth Oboth yegaanye ebimwogerwako nti yaseluukuludde amabaati ku kkanisa mu kitundu kye naagazaayo eri woofiisi ya Ssaabaminisita nga Pulezidenti bweyalagira. Ono agamba talina ssinzizo lyonna lyeyabambudde era amabaati geyafuna e 300