
Nakato catherine
@nakatocatherin6
iam here to learn.passionate about real life stories & Agriculture stories đłNews reporter@ Nbstelevision(Next media services)Child of God.(I do the right thing
ID: 1402272209725542400
08-06-2021 14:33:08
202 Tweet
708 Followers
214 Following

How it started đ đ đ I will be back with how itâs going âşď¸ âŚNBS TelevisionâŠ

Heavy rains have today morning left many city roads flooded and impassable, with many city dwellers stranded along roadsides. Nakato catherine #NBSLiveAt9 #NBSUpdates



Is the aviation sector ready for the winter schedule? Find out more from Jacklina Mutesi on #NBSBusiness this next week on Monday at 8:30 pm. #NBSUpdates

We shot an exciting episode on the billion dollar hospitality industry and it airs on NBS Television Business Perspective! Did it survive or thrive in 2022? You do not want to miss this #NBSUpdates Nabakooza Lydia


So sad, May youâre soul Rest In Peace #Asia đ âŚSsaka SolomonâŠ

Enniimu kyekimu ku bibala ebyacaaka ennyo mu biseera ekirwadde kya #COVID19 wekyatigomeza ennyo ensi eno era abakirina ensimbi baayolera ddala. Nakato catherine #NBSAmasengejje #NBSUpdates


Leero mu Amasegejje prossy kisitu Victor Tayebwa Jamila M. Nuwaha NBS Television


Endiisa nâendabiririra ennungi eyâebisolo kukyali kusomooza Kunene eri abalunzi, nga nabamu batuuse okudduka mumulimu guno olwokubulwa obukugu mukuliisa nâokulabirira ebisolo byabwe. Nakato catherine #NBSAmasengejje #NBSUpdates


British High Commissioner to Uganda Kate Airey has called upon NGOs to prioritize gender equality in their fight for rights and poverty eradication. Nakato catherine #NBSLiveAt1 #NBSUpdates


Senior Presidential Advisor on Industry, Amelia Kyambadde has kick-started engagements with stakeholders in small and medium-scale enterprises. Nakato catherine #NBSLiveAt9 #NBSUpdates


Abaliko abakulembeze bâabayizi ku Ssettendekero e Makerere balumiriza abakulembeze ba ssettendekero ono okuvaako emivuyo gyonna naddala egirabikira mu byokulonda. Nakato catherine #NBSAmasengejje #NBSUpdates


Abakulembeze okuva mu bibina ebyâenjawulo bawakanyizza ennongoosereza ezaakoledwa mu ssemateeka wâekibina kya National Unity Platform ngâalagira nti teri ajja kukkirizibwa kuba mubaka wa Paalamenti ebisanja ebisoba mu bibiri. Nakato catherine #NBSAmasengejje #NBSUpdates



Ekitongole kya gavumenti ekinoonyereza ku byobulimi nâobulunzi e Namulonge ekya National Agricultural Research Organization, NARO kirabudde abalimi abaddingana nâokugabana amalagala nti bakikomye bunnambiro. Nakato catherine #NBSAmasengejje #NBSUpdates


Abasomesa nâabayizzi okuva mumasomero ga secondary balaze obutali bumativu kungeri gavumenti gyeyatendekamu abasomesa kunsoma empya. Nakato catherine #NBSAmasengejje #NBSUpdates


