Ministry of Education, Health _ Buganda (@educ_health_bug) 's Twitter Profile
Ministry of Education, Health _ Buganda

@educ_health_bug

Minisitule y'Enkulakulana y'Abantu (Ebyobulamu, Ebyenjigiriza, n'Ensonga za Woofiisi ya Nnaabagereka) @BugandaOfficial

ID: 1679739357895196673

linkhttp://www.buganda.or.ug calendar_today14-07-2023 06:28:03

129 Tweet

122 Takipçi

28 Takip Edilen

Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Nze ne mukyala wange twetabye ku bikujjuko eby'emyaka 125 egy'ekigo ky'e Nandere. Njozaayoza ab'ekigo kino olw'okusajjakula, era ku lw'Obwakabaka tubeebaza olw'obuweereza obusitudde embeera z'abantu baffe okuyita mu byenjigiriza, ebyobulamu n'enkulaakulana ez'enjawulo. Emyaka

Nze ne mukyala wange twetabye ku bikujjuko eby'emyaka 125 egy'ekigo ky'e Nandere.

Njozaayoza ab'ekigo kino olw'okusajjakula, era ku lw'Obwakabaka tubeebaza olw'obuweereza obusitudde embeera z'abantu baffe okuyita mu byenjigiriza, ebyobulamu n'enkulaakulana ez'enjawulo.

Emyaka
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Emiramwa 12 mu bubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa Ssekukkulu Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'asinziira mu Lutikko e Lubaga akubirizza Obuganda okwefumiitiriza ku bubaka buno n'okuteekateeka mu nkola Maasomoogi bye yayogeddeko. Ebisingawo 👇 #Gambuuze gambuuze.ug/okusaba-kwa-se…

Emiramwa 12 mu bubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa Ssekukkulu

Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'asinziira mu Lutikko e Lubaga akubirizza Obuganda okwefumiitiriza ku bubaka buno n'okuteekateeka mu nkola Maasomoogi bye yayogeddeko.

Ebisingawo 👇 #Gambuuze

gambuuze.ug/okusaba-kwa-se…
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Minisita avunanyizibwa ku woofiisi ya Nnaabagereka Owek. Choltilda Nakate Kikomeko atuuse era ayanirizza Abasaakaate Yebazizza abazadde abaleese abaana mu bungi, n'asuubiza nti abaana bagenda kuyiga ebintu bingi, naddala Obuntubulamu, Obuwangwa ne Tekinologiya #Ekisaakaate2025

Minisita avunanyizibwa ku woofiisi ya Nnaabagereka Owek. Choltilda Nakate Kikomeko atuuse era ayanirizza Abasaakaate

Yebazizza abazadde abaleese abaana mu bungi, n'asuubiza nti abaana bagenda kuyiga ebintu bingi, naddala Obuntubulamu, Obuwangwa ne Tekinologiya
#Ekisaakaate2025
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Education is as vital as food, and children should value their parents' efforts by taking school seriously. While engaging with students from Kabojja International School, I shared the history of the Buganda Kingdom to help them understand their roots and appreciate cultural

Education is as vital as food, and children should value their parents' efforts by taking school seriously.

While engaging with students from Kabojja International School, I shared the history of the Buganda Kingdom to help them understand their roots and appreciate cultural
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Katikkiro Charles Peter Mayiga agamba nti kirungi abaana abato bayigirizibwe ebyafaayo n'ennono z'abantu ab'enjawulo abasangibwa mu Uganda. Bino abyogedde asisinkanye abayizi okuva ku Kabojja International School abazze Embuga okuyiga ebifa ku Bwakabaka bwa Buganda. Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga agamba nti kirungi abaana abato bayigirizibwe ebyafaayo n'ennono z'abantu ab'enjawulo abasangibwa mu Uganda.

Bino abyogedde asisinkanye abayizi okuva ku Kabojja International School abazze Embuga okuyiga ebifa ku Bwakabaka bwa Buganda.

Katikkiro
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Twebaza abazadde abaleeta abaana mu Kisaakaate era tubakubiriza temukiriza baana kuwambibwa tekinologiya kubanga bajja kuboononekako! Tekinologiya awambye buli kimu kyokka tetulina kumukkiriza kunafuya buwangwa bwaffe wabula tumweyambise okubuganjisa nga tuteeka ebikwata ku

Twebaza abazadde abaleeta abaana mu Kisaakaate era tubakubiriza temukiriza baana kuwambibwa tekinologiya kubanga bajja kuboononekako! 

Tekinologiya awambye buli kimu kyokka tetulina kumukkiriza kunafuya buwangwa bwaffe wabula tumweyambise okubuganjisa nga tuteeka ebikwata ku
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Ekisaakaate 2025 kigaddwawo: Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza abantu okweyambisa tekinologiya okutumbula obuwangwa kyokka era asabye abazadde obutaleka baana kumala biseera bingi ku masimu Nnaabagereka Sylvia Nagginda alabudde abazadde n'abaana ku nsonga y'ebiragalalagala

Ekisaakaate 2025 kigaddwawo: Katikkiro <a href="/cpmayiga/">Charles Peter Mayiga</a> akubirizza abantu okweyambisa tekinologiya okutumbula obuwangwa kyokka era asabye abazadde obutaleka baana kumala biseera bingi ku masimu

Nnaabagereka Sylvia Nagginda alabudde abazadde n'abaana ku nsonga y'ebiragalalagala
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Minisita w'Abavubuka, Emizannyo n'Ebitone Owek. @Robert_Serwanga Ssaalongo akedde Kyaggwe okutongoza obukulembeze bw'Abavubuka mu miruka wamu n'okuggulawo empaka z'Omupiira gw'Eggombolola 2025. Minisita ayaniriziddwa Omumyuka Asooka owa Ssekiboobo Owek. Moses Ssenyonjo ku mbuga

Minisita w'Abavubuka, Emizannyo n'Ebitone Owek. @Robert_Serwanga Ssaalongo akedde Kyaggwe okutongoza obukulembeze bw'Abavubuka mu miruka wamu n'okuggulawo empaka z'Omupiira gw'Eggombolola 2025.

Minisita ayaniriziddwa Omumyuka Asooka owa Ssekiboobo Owek. Moses Ssenyonjo ku mbuga
Ministry of Education, Health _ Buganda (@educ_health_bug) 's Twitter Profile Photo

Amasomero g'Obwakabaka aga 'nursery' gatandise okusomesa mu butongole. Abaleese abaana baabwe ku masomero gano, basanyukidde enteekateeka eno ne bategeeza nti ejja kubayambako okusomesa abaana ku bisale ebisaamusaamu bwogeraageranya ne bye babadde basasula mu masomero amalala.

Amasomero g'Obwakabaka aga 'nursery' gatandise okusomesa mu butongole. 

Abaleese abaana baabwe ku masomero gano, basanyukidde enteekateeka eno ne bategeeza nti ejja kubayambako okusomesa abaana ku bisale ebisaamusaamu bwogeraageranya ne bye babadde basasula mu masomero amalala.
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Obwakabaka bukuzizza olunaku lw'okusoma ebitabo n'ebiwandiiko, omukolo gutegekeddwa ku Set Light Schools e Entebbe. Minisita w'Ebyenjigiriza mu Buganda Owek. Choltilda Nakate Kikomeko y'akulembeddemu enteekateeka era mu kwogera kwe ategeezeza nti okusoma ebitabo oba ebiwandiiko

Obwakabaka bukuzizza olunaku lw'okusoma ebitabo n'ebiwandiiko, omukolo gutegekeddwa ku Set Light Schools e Entebbe.

Minisita w'Ebyenjigiriza mu Buganda Owek. Choltilda Nakate Kikomeko y'akulembeddemu enteekateeka era mu kwogera kwe ategeezeza nti okusoma ebitabo oba ebiwandiiko
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Owek. Nakate akubirizza abantu okusoma n'okuwandiika ebitabo n'okwebuulirira n'ebyo be babeera basomye bibagase ng'abantu n'Ensi yaabwe. Ono asabye abazadde n'abasomesa okwagazisa abaana okusoma ebitabo nga bakyali bato kiyambe okuzimba abawandiisi b'ebitabo abalungi.

Owek. Nakate akubirizza abantu okusoma n'okuwandiika ebitabo n'okwebuulirira n'ebyo be babeera basomye bibagase ng'abantu n'Ensi yaabwe. Ono asabye abazadde n'abasomesa okwagazisa abaana okusoma ebitabo nga bakyali bato kiyambe okuzimba abawandiisi b'ebitabo abalungi.
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Abayizi mu ssomero lya Set light Schools bakedde kusoma ebitabo eby'enjawulo ng'akabonero ak'okujaguza olunaku luno, bano bakubiriziddwa obutasoma busomi bitabo kyokka wabula okubitegeera n'okubikolerako

Abayizi mu ssomero lya Set light Schools bakedde kusoma ebitabo eby'enjawulo ng'akabonero ak'okujaguza olunaku luno, bano bakubiriziddwa obutasoma busomi bitabo kyokka wabula okubitegeera n'okubikolerako
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Ani Avunanyizibwa Okuzza Empisa mu Baana? Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher Bwanika akubiriza abazadde okukulemberamu olutalo ly'okuzza empisa mu baana. Agamba nti Eggwanga erigumidde litandikira ku maka kubanga y'ensibuko y'empisa ez'obugunjufu n'obuntulamu. Obubaka

Ani Avunanyizibwa Okuzza Empisa mu Baana?

Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher Bwanika akubiriza abazadde okukulemberamu olutalo ly'okuzza empisa mu baana. Agamba nti Eggwanga erigumidde litandikira ku maka kubanga y'ensibuko y'empisa ez'obugunjufu n'obuntulamu. 

Obubaka
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Ssaabasajja Kabaka yasiimye mu kujaguza amazaalibwa ge, abantu be baweebwe obujjanjabi ku bulwadde bw'amaaso, bakerebwe, baweebwe eddagala ne galuubindi ku bwerere. Enteekateeka eno eri Busimbi mu Ssingo ewagenda n'okuggulibwawo ekizimbe ky'eddwaaliro ly'Obwakabaka olunaku

Ssaabasajja Kabaka yasiimye mu kujaguza amazaalibwa ge, abantu be baweebwe obujjanjabi ku bulwadde bw'amaaso, bakerebwe, baweebwe eddagala ne galuubindi ku bwerere.

Enteekateeka eno eri Busimbi mu Ssingo ewagenda n'okuggulibwawo ekizimbe ky'eddwaaliro ly'Obwakabaka olunaku
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Kulika Kulika Ayi Mpologoma ya Buganda okutuuka ku lunaku luno olw'ekkula ery'emyaka 70. Katonda Yeebale🙏 Yuguuma Yuguuma Ayi Ssaabasajja Kabaka! #KabakaMutebiAt70

Kulika Kulika Ayi Mpologoma ya Buganda okutuuka ku lunaku luno olw'ekkula ery'emyaka 70. Katonda Yeebale🙏

Yuguuma Yuguuma Ayi Ssaabasajja Kabaka!
#KabakaMutebiAt70
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Nnaabagereka Sylvia Nagginda akyaddeko mu ddwaliro e Butabika era n'abadduukirira n'ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo. Mu kaweefube w'okulwanyisa endwadde z'emitwe Nnaabagereka gw'aliko, ategeezeza nti alambudde eddwaaliro lino okwongera okuwuliriza, okuyiga ate n'okuyimirira

Nnaabagereka Sylvia Nagginda akyaddeko mu ddwaliro e Butabika era n'abadduukirira n'ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo.

Mu kaweefube w'okulwanyisa endwadde z'emitwe Nnaabagereka gw'aliko, ategeezeza nti alambudde eddwaaliro lino okwongera okuwuliriza, okuyiga ate n'okuyimirira
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Ekisaakaate International Schools kitandise olunaku lwa leero nga kino kitegekeddwa ku Kabojja International School e Buziga. Ekisaakaate kino ky'ekyamasomero agagoberera ensoma y'omutendera gw'Ensi yonna. Kino kye ky'omulundi ogw'okuna (4) era kya kutambulira ku mulamwa

Ekisaakaate International Schools kitandise olunaku lwa leero nga kino kitegekeddwa ku Kabojja International School e Buziga.

Ekisaakaate kino ky'ekyamasomero agagoberera ensoma y'omutendera gw'Ensi yonna. Kino kye ky'omulundi ogw'okuna (4) era kya kutambulira ku mulamwa
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Ekisaakaate International Schools 2025 kikomerezeddwa, Nnaabagereka Sylvia Nagginda asabidde abaana b'Eggwanga okwagala obuwangwa n'ennimi zaabwe enzaaliranwa. Akubirizza abazadde bulijjo okubaako bye bayigiriza abaana baabwe nga bagatta kw'ebyo bye bajja mu masomero oba mu

Ekisaakaate International Schools 2025 kikomerezeddwa, Nnaabagereka Sylvia Nagginda asabidde abaana b'Eggwanga okwagala obuwangwa n'ennimi zaabwe enzaaliranwa. Akubirizza abazadde bulijjo okubaako bye bayigiriza abaana baabwe nga bagatta kw'ebyo bye bajja mu masomero oba mu