Ministry of Local Government_Buganda (@localgovt_bug) 's Twitter Profile
Ministry of Local Government_Buganda

@localgovt_bug

Official page for the Ministry of Local Government @BugandaOfficial

ID: 1645855440801091588

linkhttp://www.buganda.or.ug calendar_today11-04-2023 18:25:29

310 Tweet

1,1K Takipçi

55 Takip Edilen

Ministry of Local Government_Buganda (@localgovt_bug) 's Twitter Profile Photo

Omwami w'Essaza Ssingo Mukwenda Owek. Deo Kagimu n'Abamyuka be batuuziddwa mu butongole ku mukolo ogubadde ku mbuga y'Essaza Ssingo. Omukubiriza w'Olukiiko lwa Buganda Owek. Patrick Luwaga Mugumbule y'akulembeddemu okutuuza Omwami ono. #BugandaKuNtikko

Omwami w'Essaza Ssingo Mukwenda Owek. Deo Kagimu n'Abamyuka be batuuziddwa mu butongole ku mukolo ogubadde ku mbuga y'Essaza Ssingo.

Omukubiriza w'Olukiiko lwa Buganda Owek. Patrick Luwaga Mugumbule y'akulembeddemu okutuuza Omwami ono.

#BugandaKuNtikko
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Okutuuza Omwami w'Essaza Kyaddondo n'Abamyuka be. Owek. Hajj Ahmed Magandaazi Matovu atuuzibwa mu butongole olwa leero ku bwa Kaggo n'Abamyuka be; Omw. Ronald Bakulumpagi ne Muky. Dr. Fiona Nakalinda Kalinda Omumyuka w'Omukubiriza w'Olukiiko lwa Buganda Owek. Hajj. Ahmed Lwasa

Okutuuza Omwami w'Essaza Kyaddondo n'Abamyuka be.

Owek. Hajj Ahmed Magandaazi Matovu atuuzibwa mu butongole olwa leero ku bwa Kaggo n'Abamyuka be; Omw. Ronald Bakulumpagi ne Muky. Dr. Fiona Nakalinda Kalinda

Omumyuka w'Omukubiriza w'Olukiiko lwa Buganda Owek. Hajj. Ahmed Lwasa
Joseph Kawuki (@josephkawuki_) 's Twitter Profile Photo

Omumyuka ow'Omukubiriza w'Olukiiko lwa Buganda Owek. Hajji Lwasa atuuzizza Omwami w'Essaza Kyaddondo Owek. Hajj Ahmed Magandaazi Matovu mu butongole olwa leero ku bwa Kaggo n'Abamyuka be; Omw. Ronald Bakulumpagi ne Muky. Fiona Kalinda Nakalinda.

Omumyuka ow'Omukubiriza w'Olukiiko lwa Buganda Owek. Hajji Lwasa atuuzizza Omwami w'Essaza Kyaddondo Owek. Hajj Ahmed Magandaazi Matovu mu butongole olwa leero ku bwa Kaggo n'Abamyuka be; Omw. Ronald Bakulumpagi ne Muky. Fiona Kalinda Nakalinda.
Buganda Media Centre (@bugandamedia) 's Twitter Profile Photo

Mu Masaza ga Kabaka e South Africa, Abaami batuuziddwa mu butongole. Owek. Denis Lugolobi ow'Essaza lya Western Cape Owek. Sam Ssemugabi Bakyayita ow'Essaza lya Johannesburg N'abakulembeze abalala abalayiziddwa okutambuza emirimu mu butongole. #BugandaBumu

Mu Masaza ga Kabaka e South Africa, Abaami batuuziddwa mu butongole.

Owek. Denis Lugolobi ow'Essaza lya Western Cape 

Owek. Sam Ssemugabi Bakyayita ow'Essaza lya Johannesburg

N'abakulembeze abalala abalayiziddwa okutambuza emirimu mu butongole.
#BugandaBumu
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Abantu ba Kabaka okuva mu ggombolola Mut. IV Masekkati, Ssaabagabo Lufuka, ne Ssaabawaali Gombe mu Kyaddondo wamu ne Mut. III Kyampisi mu Kyaggwe bazze Embuga okuleeta oluwalo lwabwe. Owek. Hajj. Amisi Kakomo, Minisita w'Obulimi, Obweggasi, Obusuubuzi n'Obuvubi ku lwa Katikkiro

Abantu ba Kabaka okuva mu ggombolola Mut. IV Masekkati, Ssaabagabo Lufuka, ne Ssaabawaali Gombe mu Kyaddondo wamu ne Mut. III Kyampisi mu Kyaggwe bazze Embuga okuleeta oluwalo lwabwe.

Owek. Hajj. Amisi Kakomo, Minisita w'Obulimi, Obweggasi, Obusuubuzi n'Obuvubi ku lwa Katikkiro
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Ekiriwo kati; Ggombolola ez’enjawulo okuva mi Masasa Ssingo, Busiro, Buddu, zikiise embuga okuleeta oluwalo. Minisita w'Amawulire Okukunga era Omwogezi w'Obwakabaka, Oweek Israel Kazibwe Kitooke, yakiikiridde Katikkiro okubatikkula nga ayambibwako Oweek. Joseph Kawuki.

Ekiriwo kati; 

Ggombolola ez’enjawulo okuva mi Masasa Ssingo, Busiro, Buddu, zikiise embuga okuleeta oluwalo. 

Minisita w'Amawulire Okukunga era Omwogezi w'Obwakabaka, Oweek Israel Kazibwe Kitooke, yakiikiridde Katikkiro okubatikkula nga ayambibwako Oweek. Joseph Kawuki.
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Oluwummula Lutuuse, Abaana Mubakuume Butiribiri - Minisita Serwanga Minisita w'Abavubuka, Emizannyo n'Ebitone Owek. Robert Serwanga Ssaalongo y'atikudde oluwalo leero okuva mu Bannabulemeezi, Bannassingo ne Bannabuddu abakiise Embuga n'ensimbi ezisobye mu bukadde 46. Owek.

Oluwummula Lutuuse, Abaana Mubakuume Butiribiri - Minisita Serwanga 

Minisita w'Abavubuka, Emizannyo n'Ebitone Owek. Robert Serwanga Ssaalongo y'atikudde oluwalo leero okuva mu Bannabulemeezi, Bannassingo ne Bannabuddu abakiise Embuga n'ensimbi ezisobye mu bukadde 46.

Owek.
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Emiramwa 12 mu bubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa Ssekukkulu Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'asinziira mu Lutikko e Lubaga akubirizza Obuganda okwefumiitiriza ku bubaka buno n'okuteekateeka mu nkola Maasomoogi bye yayogeddeko. Ebisingawo 👇 #Gambuuze gambuuze.ug/okusaba-kwa-se…

Emiramwa 12 mu bubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa Ssekukkulu

Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'asinziira mu Lutikko e Lubaga akubirizza Obuganda okwefumiitiriza ku bubaka buno n'okuteekateeka mu nkola Maasomoogi bye yayogeddeko.

Ebisingawo 👇 #Gambuuze

gambuuze.ug/okusaba-kwa-se…
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Tulina ensonga eziwerako okwenyumiriza n'okujaganya olw'emyaka 70 egya Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II. #KabakaMutebiAt70 | #KabakaWange

Tulina ensonga eziwerako okwenyumiriza n'okujaganya olw'emyaka 70 egya Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II.

#KabakaMutebiAt70 | #KabakaWange
Ministry of Local Government_Buganda (@localgovt_bug) 's Twitter Profile Photo

Empaka za Kayima Cup zitongozebwa leero. Eggombolola ez’enjawulo za kubbinkana mu mupiira gw'ebigere, okubaka, omweso, amaato, emirala Omwami w'Essaza, Owek. Sarah Nannono Kaweesi akubirizza Abaami b'Egombolola okukunga abantu beeyiwe mu bungi ku bisaawe. #GgombololaCompetitions

Empaka za Kayima Cup zitongozebwa leero.
Eggombolola ez’enjawulo za kubbinkana mu mupiira gw'ebigere, okubaka, omweso, amaato, emirala

Omwami w'Essaza, Owek. Sarah Nannono Kaweesi akubirizza Abaami b'Egombolola okukunga abantu beeyiwe mu bungi ku bisaawe.
#GgombololaCompetitions
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Abantu ba Kabaka Balabuddwa ku kwonoona obutondebwensi. Minisita Israel Kazibwe Kitooke yakoze okulabula kuno bw'abadde atikkula oluwalo okuva mu Bannakyaggwe, Bannabulemeezi ne Bannabuddu abakiise Embuga olwaleero. #LuwaloLwaffe2025 Ebisingawo 👇 gambuuze.ug/abantu-ba-kaba…

Abantu ba Kabaka Balabuddwa ku kwonoona obutondebwensi.

Minisita Israel Kazibwe Kitooke yakoze okulabula kuno bw'abadde atikkula oluwalo okuva mu Bannakyaggwe, Bannabulemeezi ne Bannabuddu abakiise Embuga olwaleero. #LuwaloLwaffe2025
Ebisingawo 👇
gambuuze.ug/abantu-ba-kaba…
Joseph Kawuki (@josephkawuki_) 's Twitter Profile Photo

Nsisinkanye Abaami ba Kabaka ku mitendera gyonna ab'e Ssaza Kooki, n'embalambika ku ntambuza y’emirimu.Ku mukolo gwe gumu olukiiko olukulembeze olw'e Ssaza wamu n'omumyuka owokubiri ow'omukwanaganya w'emirimu gya Ssaabasajja mu Ssaza Kooki,bakubye ebirayiro eby'obuweereza mu bifo

Nsisinkanye Abaami ba Kabaka ku mitendera gyonna ab'e Ssaza Kooki, n'embalambika ku ntambuza y’emirimu.Ku mukolo gwe gumu olukiiko olukulembeze olw'e Ssaza wamu n'omumyuka owokubiri ow'omukwanaganya w'emirimu gya Ssaabasajja mu Ssaza Kooki,bakubye ebirayiro eby'obuweereza mu bifo
Ministry of Culture, Tourism, Palaces & Security (@buganda_culture) 's Twitter Profile Photo

Olukiiko lw'ekitongole ky'obuwangwa n'obulambuzi mu Kyaddondo lutongozeddwa. Omumyuka Owookubiri owa Kaggo Dr. Fiona Kalinda ng'atongoza olukiiko luno asabye abaweereddwa obuvunaanyizibwa abakulirwa Dr. Zaitun Baboolamwavu, okutuukiriza obulungi ebibasuubirwamu.

Olukiiko lw'ekitongole ky'obuwangwa n'obulambuzi mu Kyaddondo lutongozeddwa.

Omumyuka Owookubiri owa Kaggo Dr. Fiona Kalinda ng'atongoza olukiiko luno asabye abaweereddwa obuvunaanyizibwa abakulirwa Dr. Zaitun Baboolamwavu, okutuukiriza obulungi ebibasuubirwamu.
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Kulika Kulika Ayi Mpologoma ya Buganda okutuuka ku lunaku luno olw'ekkula ery'emyaka 70. Katonda Yeebale🙏 Yuguuma Yuguuma Ayi Ssaabasajja Kabaka! #KabakaMutebiAt70

Kulika Kulika Ayi Mpologoma ya Buganda okutuuka ku lunaku luno olw'ekkula ery'emyaka 70. Katonda Yeebale🙏

Yuguuma Yuguuma Ayi Ssaabasajja Kabaka!
#KabakaMutebiAt70
Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Katikkiro Charles Peter Mayiga ayolekedde ggwanga lya America okwetaba mu lukuŋŋaana lwa Buganda Bumu North American Convention #BBNAC2025 Katikkiro ayogeddeko eri Bannamawulire n'ategeeza nti ekibatwala ekikulu kukumaakuma bantu ba Kabaka abali ebweru wa Buganda. gambuuze.ug/katikkiro-agen…

Buganda Kingdom (@bugandakingdom_) 's Twitter Profile Photo

Katikkiro Charles Peter Mayiga leero atikkula oluwalo okuva mu masaza; Buweekula, Kyaggwe, Butambala, Buddu ne Kyaggwe. Amasaza gano gakiikiriddwa eggombolola Mumyuka Bagezza, Musaale Nagojje, Ssaabaddu Ngando, Ssaabawaali Bulo, Mut. VIII Kasaali wamu n'ekitongole ky'abakyala

Katikkiro Charles Peter Mayiga leero atikkula oluwalo okuva mu masaza; Buweekula, Kyaggwe, Butambala, Buddu ne Kyaggwe.

Amasaza gano gakiikiriddwa eggombolola Mumyuka Bagezza, Musaale Nagojje, Ssaabaddu Ngando, Ssaabawaali Bulo, Mut. VIII Kasaali wamu n'ekitongole ky'abakyala