
Essynamugwe4
@essynamugwe4
l am social, self driven and motivated towards my goals🤞 Studying journalism and mass communication
ID: 1637084801898258432
18-03-2023 13:34:02
190 Tweet
178 Takipçi
216 Takip Edilen







Abawagizi b'ekibiina kya Democratic Front balabise mu bunji e Kijjabwemi okubeera ku mukolo gw'okutongoza ekibiina kya Democratic Front. Bya Esther Namugwe ne Najjuka Shifah


Bwoyita ku Laston Gardens e Kijjabwemi oyinza okulowooza mbaga, naye sibwekiri. Bwati omukulembeze w'ekibiina kya DF Hon. Mathias Mpuuga bwayaniriziddwa ku mukolo gw'okutongoza Ekibiina. Bya Esther Namugwe ne Najjuka Shifah




Enteekateeka z'Okulonda kwa kamyufu mu kibiina kya NRM mu bitundu bye Kyabakuza mu kibuga Masaka zigenda mumaaso, naye okulonda kuno tekunabaamu bugumu. Bya Esther Namugwe


Abantu be Kyabakuza batandise okukebera amannya gaabwe mu nkalala n'okusimba ku migongo gy'abantu baabwe. Bya Esther Namugwe


kwotadde nebikozesebwa ebirala mu kaweefube w'okutumbula ebyobulamu mu Masaka Bya Esther Namugwe


Omuwandiisi ow'enkalakalira owa Minisitule y'ebyobulamu Diana Atwiine akwasizza abasawo b'okubyaalo ba VHTS okuva mu bitundu bya Masaka City, Bukomansimbi ne Masaka distulikiti ebintu ebibawereddwa ekitongole kya KOFIH Uganda Office okubayambako mu buweereza bwaabwe. Esther Namugwe


