Joseph Kawuki (@josephkawuki_) 's Twitter Profile
Joseph Kawuki

@josephkawuki_

Minister of Local Government,Royal Travels and Buganda Kingdom Affairs Abroad(Minista wa Gavumenti Ez'ebitundu Okulambula kwa Kabaka n'Ensonga za Buganda Ebweru

ID: 1528973871109611521

linkhttp://buganda.or.ug calendar_today24-05-2022 05:39:58

869 Tweet

3,3K Followers

48 Following

Joseph Kawuki (@josephkawuki_) 's Twitter Profile Photo

Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro Oweek. Waggwa Nsibirwa alaze obwetaavu obw'okukuuma ekifaananyi ky'Empaka z'Omupiira gw'Amasaza. Bw'abadde mu nsisinkano n'Abaami ab'Amasaza, abamyuka baabwe wamu ne ba Ssentebe ba ttiimu z'Amasaza ne ba 'manager' abakiise Embuga.

Kabaka Mutebi yavudde mu Lubiri lwe olwe Nkoni naagendako e Lyantonde mu Ssaza Kabula , abantu bamwekanze bwekanzi nga tebamusuubira nebafa essanyu. Awangaale Magulu Nyondo

Ntongozza oluzzi lwa Nayikondo olwa 857 Obwakabaka lwe bwassimidde abantu be Buweekula nga buli wamu ne bannamukago aba Wells of Life ne BUCADEF.Mbategeezezza nti eno yeemu ku nkola eggyayo amakulu ga Bulungibwansi abantu mwebayita okwerwanako ku bizibu ebibaluma.

Bannakyaggwe bakiise Embuga n'oluwalo olw'ensimbi ezisobye mu bukadde 23.Ku lwa Katikkiro Mayiga, oluwalo luno lutikuddwa Oweek. Mariam Mayanja Nkalubo ono asabye abakulembeze mu Bwakabaka okwongera amaanyi mu kukuuma ensalosalo z'ettaka lya Buganda.

Nkwasizza ebirabo Muky. Nabuuso Christine n'Omuluka ogwasukkuluma ku balala mu kuwayo oluwalo okuva mu Ssaza Buweekula mu Gombolola ya Musaale Kiyuni. Nsanyukidde enkola eno kubanga yakuleetawo okuvuganya okwamaanyi mu bitundu n'okwongera okulinnyisa ku bungi bw'oluwalo.

Katikkiro ayolekedde Bungereza gy'agenze okutongoza ttabamiruka wa Buganda mu Bulaaya. Ttabamiruka ono atuumiddwa "Buganda Bumu European Convention" waakumala ennaku 3 era agenda kuyindira mu kibuga London nga 13,14 ne 15 omwezi guno.