Ministry of Youths, Sports & Arts _Buganda
@buganda_youths
Minisitule y'Abavubuka, Emizannyo n'Ebitone @BugandaOfficial
ID: 1638481116792332289
http://www.buganda.or.ug 22-03-2023 10:02:19
773 Tweet
1,1K Followers
79 Following
ETTU LYA NKOBAZAMBOGO Katikkiro Charles Peter Mayiga atongozza enkola etuumiddwa 'Ettu lya Nkobazambogo' nga muno Bannankobazambogo mwe bagenda okuyita okuwagira emirimu gy'Obwakabaka. Mu nkola eno, amasomero agalimu Nkobazambogo n'abayizi kinnoomu bawaayo ensimbi okuwagira emirimu
Okukyusa Obukulembeze bwa Nkobazambogo 2024: Katikkiro Charles Peter Mayiga akubirizza Bannankobazambogo okusoma beewale okukaaba ebbula ly'emirimu. Katikkiro Charles Peter Mayiga atongozza obukulembeze bwa Nkobazambogo mu Ggwanga obuggya obulayiridde mu Bulange e Mengo era wano olukiiko
Minisita w'Ebyemizannyo mu Buganda Oweek. Minister for Youth, Sports and Arts - Buganda asisinkanye abakulembeze ba ttiimu z'Amasaza agaatuuse ku Semi Finals Bano abakubirizza okukuuma empisa n'emirembe ku bisaawe era abagambye nti obuwanguzi bujja kuba eri oyo aneteekateeka obulungi #MasazaCup2024
"Omuganda agamba nti mazzi masabe, tegamala nnyonta! Tewali agenda kuwa bya bugagga bikuwonye obwetaavu bw'olina" - Charles Peter Mayiga #BugandaKuNtikko
Abakiise b'Abavubuka mu lukiiko lwa Buganda, abakulembeze mu kibiina kya Nkobazambogo n'abavubuka abalala, baatuse dda e Jinja mu Busoga okwetegekera okuwaniriza Katikkiro Charles Peter Mayiga enkya, ku bugenyi obw'ennaku 3 z'agenda okumalayo. #KatikkiroMuBusoga #NkobazambogoJinja
Katikkiro Charles Peter Mayiga atuuse e Jinja mu Busoga, esoose mu Lubiri lwa Kyabazinga e Igenge ate nga ajja kusisinkana b'Abavubuka ababeera e Busoga naddala abayizi aba Nkobazambogo. Awerekeddwako baminisita Abeekitiibwa Minister for Youth, Sports and Arts - Buganda, Kazibwe Israel Kitooke n'abaami ba Kabaka abalala.
What a great welcome to Busoga Kingdom as the Katikkiro Charles Peter Mayiga starts his visit to our Youths in the Eastern Region of Uganda! Thank you Kyabazinga of Busoga , the Katwikiro Joseph Muvawala for the warm welcome.
Kyoto last night at KAMPALA UNIVERSITY Jinja campus was epic. Thank you Oweek. Kazibwe Israel Kitooke, Minister of Information and Publicity - Buganda Kingdom, all Ab’ebitiibwa for gracing Kyoto last night. For my Youth thank you for attending in big numbers.
Katikkiro Charles Peter Mayiga atuuse ku Kampala University ettabi ery'e Jinja wagenda okwogererako eri Abavubuka ne Bannankobazambogo ababeera mu Busoga. Ayaniriziddwa omutandisi wa Ssetendekero eno Owek. Prof. Badru Kateregga. #KatikkiroMuBusoga #NkobazambogoJinja
Welcome back from the first leg of Masaza Cup ⚽ Semifinals and thank you for attending in huge numbers despite the down pour. Congratulations to the teams that won this round. Have a wonderful week.
Empaka z'Omupiira gw'Amasaza 2024 tugenda kuzikomekkerereza mu Kisaawe e Namboole nga 2/11/2024. Abantu ba Ssaabasajja Kabaka bajja kuyingirira 20,000/= ne 50,000/= - Minisita Minister for Youth, Sports and Arts - Buganda
Congratulations, Uganda Cranes, for the win. To our brothers from South Sudan, thank you for appreciating Buganda Kingdom's contribution to your team. Don't miss the final of Masaza Cup ⚽ on Saturday 2nd November at Namboole. #FfenaTubeereyo
102 Masaza Cup ⚽ games concluded💪🏽💪🏽💪🏽 Congratulations to BUDDU FC⚽️ and Essaza Kyaggwe for making it this far. We now match on to Namboole for the Finals and 3rd Place Classification game on Saturday, 2nd Nov 2024. #FfenaTubeereyo
We congratulate our communications officer upon this milestone. Congrats Ms. Faridah Bbongole 🎉 Communications Officer Masaza Cup ⚽
Minisita Minister for Youth, Sports and Arts - Buganda akoowodde abantu ba Buganda okubeera e Namboole mu bungi nga 2/11/2024. Oweek. Robert Serwanga Ssaalongo Minisita w'Ebyemizannyo mu Buganda abadde mu nsisinkano ne bannamawulire mu Bulange e Mengo ne yeebaza buli kinnoomu alina kyakoze mu mpaka