Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile
Buganda Kingdom

@bugandaofficial

This is the Official Account of the Kingdom of Buganda.

ID: 2958184379

linkhttp://www.buganda.or.ug calendar_today03-01-2015 09:40:40

11,11K Tweet

152,152K Takipçi

99 Takip Edilen

Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Enkya ya leero Abakungu okuva mu kitongole ki UCDA ekivunanyizibwa ku mmwanyi mu Uganda bazze Embuga okwanjulira Katikkiro n'Obwakabaka enkyukakyuka ez'enjawulo ezizze mu katale k'emmwanyi. #Lindirira Ebisingawo okuva mu nsisinkano eno. #EmmwanyiTerimba

Enkya ya leero Abakungu okuva mu kitongole ki UCDA ekivunanyizibwa ku mmwanyi mu Uganda bazze Embuga okwanjulira Katikkiro n'Obwakabaka enkyukakyuka ez'enjawulo ezizze mu katale k'emmwanyi.
 
#Lindirira Ebisingawo okuva mu nsisinkano eno.
#EmmwanyiTerimba
Charles Peter Mayiga (@cpmayiga) 's Twitter Profile Photo

Nsisinkanye abakungu okuva mu kitongole ekivunanyizibwa ku mmwanyi mu Uganda ki UCDA Uganda Coffee Development Authority okwogera ku nkyukankyuka empya ku kirime ky'emmwanyi. Paalamenti y'e Bulaaya yayisa etteeka erikugira okugula emmwanyi n'ebirime ebirala nga birimiddwa ku ttaka eryaliko ekibira

Nsisinkanye abakungu okuva mu kitongole ekivunanyizibwa ku mmwanyi mu Uganda ki UCDA <a href="/CoffeeUganda/">Uganda Coffee Development Authority</a> okwogera ku nkyukankyuka empya ku kirime ky'emmwanyi.

Paalamenti y'e Bulaaya yayisa etteeka erikugira okugula emmwanyi n'ebirime ebirala nga birimiddwa ku ttaka eryaliko ekibira
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Obwakabaka bugenda kusomesa abalimi b'emmwanyi ku nkyukankyuka empya ezizze ku kirime ky'emmwanyi naddala amakulu g'okuwandiisa abalimi. Enkya ya leero abakungu okuva mu bitongole eby'enjawulo ebikola ku mmwanyi nga bikulembeddwamu ekitongole ki UCDA ekivunanyizibwa ku mmwanyi

Obwakabaka bugenda kusomesa abalimi b'emmwanyi ku nkyukankyuka empya ezizze ku kirime ky'emmwanyi naddala amakulu g'okuwandiisa abalimi.

Enkya ya leero abakungu okuva mu bitongole eby'enjawulo ebikola ku mmwanyi nga bikulembeddwamu ekitongole ki UCDA ekivunanyizibwa ku mmwanyi

Ku mulundi guno, njagala okubuulira abalimi b'emmwanyi mu Buganda ne Uganda nti okuwandiisa abalimi kwe boogerako, ssi kwa kubaggyako misolo, oba okutegeera omuwendo ogw'emmwanyi z'ofuna, nedda! Ssi kukaluubiriza oba kulemesa balimi. Okuwandiisa kwe twogerako ku mulundi guno,

Kaakati emmwanyi ziyitimusizza obulamu bw'abantu bangi, abaana basoma, abantu bejjanjabya, batandise okusula obulungi kwegamba okubeera n'obulamu obweyagaza, naye bwe banaalekerawo okugula emmwanyi eziva mu Uganda ebbeeyi ejja kugwa, obulamu buddemu bukalube. N'olwekyo etteeka

Kaakati emmwanyi ziyitimusizza obulamu bw'abantu bangi, abaana basoma, abantu bejjanjabya, batandise okusula obulungi kwegamba okubeera n'obulamu obweyagaza, naye bwe banaalekerawo okugula emmwanyi eziva mu Uganda ebbeeyi ejja kugwa, obulamu buddemu bukalube.

N'olwekyo etteeka
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Paalamenti y'e Bulaaya yayisa etteeka erikugira okugula emmwanyi n'ebirime ebirala nga birimiddwa ku ttaka eryaliko ekibira. Etteeka litandika okukola nga 31.12. 2024. Etteeka lino lyayisibwa olw'okwagala okukuuma obutondebwensi kubanga ku bbwo kwe tuyimiridde, era bano kye

Paalamenti y'e Bulaaya yayisa etteeka erikugira okugula emmwanyi n'ebirime ebirala nga  birimiddwa ku ttaka eryaliko ekibira. Etteeka litandika okukola nga 31.12. 2024.

Etteeka lino lyayisibwa olw'okwagala okukuuma obutondebwensi kubanga ku bbwo kwe tuyimiridde, era bano kye
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Bannakyaggwe bakiise Embuga n'oluwalo olw'ensimbi ezisobye mu bukadde 23 Ku lwa Katikkiro Mayiga, oluwalo luno lutikuddwa Oweek. Mariam Mayanja Nkalubo, Minisita wa Bulungibwansi, Obutondebwensi, Amazzi n'ekikula ky'abantu era ono asabye abakulembeze mu Bwakabaka okwongera

Bannakyaggwe bakiise Embuga n'oluwalo olw'ensimbi ezisobye mu bukadde 23 

Ku lwa Katikkiro Mayiga, oluwalo luno lutikuddwa Oweek. Mariam Mayanja Nkalubo, Minisita wa Bulungibwansi, Obutondebwensi, Amazzi n'ekikula ky'abantu era ono asabye abakulembeze mu Bwakabaka okwongera
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Obwakabaka busimidde abe Buweekula oluzzi lwa Nayikondo bafunemu amazzi amayonjo. Oluzzi olwogerwako lusimiddwa bannamikago aba Wells Of Life ne BUCADEF, ku ssomero lya Christ the King P/S mu Ggombolola Musaale Kiyuni nga lwakukozesebwa abatuuze ku byalo ebiriraanyewo. Luno

Obwakabaka busimidde abe Buweekula oluzzi lwa Nayikondo bafunemu amazzi amayonjo. 

Oluzzi olwogerwako lusimiddwa bannamikago aba Wells Of Life ne BUCADEF, ku ssomero lya Christ the King P/S mu Ggombolola Musaale Kiyuni nga lwakukozesebwa abatuuze ku byalo ebiriraanyewo. 

Luno
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Obwakabaka nga buli ne bannamikago buwaddeyo eggaali 70 eri Abaami ba Kabaka abeemiruka mu Ssaza Ssingo mu kaweefube agendereddemu okuyamba Abaami bano okutuuka ku bantu ba Kabaka mu byalo babatuuseeko enteekateeka z'obwakabaka. Enteekateeka eno ya kuganyulwa Abaami ba Kabaka

Obwakabaka nga buli ne bannamikago buwaddeyo eggaali 70 eri Abaami ba Kabaka abeemiruka mu Ssaza Ssingo mu kaweefube agendereddemu okuyamba Abaami bano okutuuka ku bantu ba Kabaka mu byalo babatuuseeko enteekateeka z'obwakabaka. 

Enteekateeka eno ya kuganyulwa Abaami ba Kabaka
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Pookino asabye akakiiko kyeby'okulonda okutegeka okulonda okw'emirembe Okwogera bino Pookino Jude Muleke abadde mu kafubo n'omukungu w'akakiiko kyeby'okulonda mu ggwanga, Apollo Musinguzi, bwabadde amukyaliddeko ku mbuga ye Ssaza Buddu okumwanjulira enteekateeka y'Akakiiko

Pookino asabye akakiiko kyeby'okulonda okutegeka okulonda okw'emirembe 

Okwogera bino Pookino Jude Muleke abadde mu kafubo n'omukungu w'akakiiko kyeby'okulonda mu ggwanga, Apollo Musinguzi, bwabadde amukyaliddeko ku mbuga ye Ssaza Buddu okumwanjulira enteekateeka y'Akakiiko
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

"Newankubadde mulina bye mukiririzaamu naye musse ekitiibwa ne mu by'abalala" - Katikkiro Charles Peter Mayiga Kamalabyonna wa Buganda Oweek. Charles Peter Mayiga yeetabye mu kusaba mu kkanisa ya Miracle Christian Fellowship Ministries e Nangabo gy'agenze okulambula ku bantu ba Nnyinimu.

"Newankubadde mulina bye mukiririzaamu naye musse ekitiibwa ne mu by'abalala" - Katikkiro <a href="/cpmayiga/">Charles Peter Mayiga</a>

Kamalabyonna wa Buganda Oweek. Charles Peter Mayiga yeetabye mu kusaba mu kkanisa ya Miracle Christian Fellowship Ministries e Nangabo gy'agenze okulambula ku bantu ba Nnyinimu.
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Mu mpaka z'Omupiira gw'Amasaza, omutendera gw'ebibinja gukomekkerezeddwa olwaleero. Amasaza 8 geesozze omutendera ogukulembera oguddirira ogw'akamalirizo. 1. Buddu 2. Kyaddondo 3. Busujju 4. Kabula 5. Buweekula 6. Ssingo 7. Mawokota 8. Kyaggwe #MasazaCup2024

Mu mpaka z'Omupiira gw'Amasaza, omutendera gw'ebibinja gukomekkerezeddwa olwaleero. Amasaza 8 geesozze omutendera ogukulembera oguddirira ogw'akamalirizo.

1. Buddu
2. Kyaddondo
3. Busujju
4. Kabula
5. Buweekula
6. Ssingo
7. Mawokota 
8. Kyaggwe

#MasazaCup2024
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Mu kaweefube wokwagazisa abantu ba Kabaka okujjumbira okuwayo oluwalo, Ggombolola ya Musaale Kiyuni mu Ssaza Buweekula, yassaawo enkola y'okugaba ebirabo eri Omuluka n'omuntu asukkulumye ku balala mu kuwayo oluwalo olungi. Ku mulundi guno Muky. Nabuuso Christine yeyasinga

#EkiriwoKati: Katikkiro Charles Peter Mayiga ayogerako eri Bannamawulire ku nsonga z'emmwanyi naddala oluvannyuma lw'etteeka eryayisibwa Paalamenti y'omukago gw'e Bulaaya erigaana okugula ebirime ebiva ku ttaka eryaliko ebibira. #EmmwanyiTerimba

#EkiriwoKati: Katikkiro <a href="/cpmayiga/">Charles Peter Mayiga</a> ayogerako eri Bannamawulire ku nsonga z'emmwanyi naddala oluvannyuma lw'etteeka eryayisibwa Paalamenti y'omukago gw'e Bulaaya erigaana okugula ebirime ebiva ku ttaka eryaliko ebibira.

#EmmwanyiTerimba
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Etteeka lino likwata ku mawanga ga Africa gonna agalima ebirime ebitwalibwa ku katale ku Bulaaya okugeza Cocoa (Ghana), e mmwanyi (Uganda)- Katikkiro #MmwanyiTerimba

Etteeka lino likwata ku mawanga ga Africa gonna agalima ebirime ebitwalibwa ku katale ku Bulaaya okugeza Cocoa (Ghana), e mmwanyi (Uganda)- Katikkiro 
#MmwanyiTerimba
Buganda Kingdom (@bugandaofficial) 's Twitter Profile Photo

Okuwandiisa abalimi okwomulundi guno kikolebwa lwa bulungi bw'emmwanyi, bwetutaakikole abe Bulaaya bayinza obutaddamu kugula mmwanyi zaffe, singa tugobwa mu katale ke Bulaaya ebbeeyi y'emmwanyi egya kugwa, olwo ebirungi byetwandituuseeko tujja kubyerabira- Katikkiro Charles Peter Mayiga

Okuwandiisa abalimi okwomulundi guno kikolebwa lwa bulungi bw'emmwanyi, bwetutaakikole abe Bulaaya bayinza obutaddamu kugula mmwanyi zaffe, singa tugobwa mu katale ke Bulaaya ebbeeyi y'emmwanyi egya kugwa, olwo ebirungi byetwandituuseeko tujja kubyerabira- Katikkiro <a href="/cpmayiga/">Charles Peter Mayiga</a>